Enyimba Za Kristo

No description added.

Luganda 237 Songs

Yesu Wange Ya'angamba Nti

[1]
Yesu wange ya'ngamba nti
'Jjangu owummuyle;
Wanuula ggwe akooy(e) ennyo.
Mu kifuba kyange'
Ayi Yesu, najja gy'oli
Nali omunaku:
Nawummuliranga mu Ggwe
Ompadde (e)ssanyu lyo.

[2]
Yesu wange ya ngamba nti,
'Kye nkuwa kya buwa;
Nywa (a)mazzi ng'obulamu
Owon(e) enyonta yo
Ne nsembera (a)wali Yesu
Ne nywa (a)mazzi ago;
Ne nfuna(a) amaanyi mu mwoyo -
Kakano ndi wuwe.

[3]
Yesu wange ya'ngamba nti,
'Ensi ya nzikiza,
Tunulira Nze ofune
(O)musana gw'omwoyo.
Ne ntunula eri Yesu,
Anjakira nze
Natambuliranga mu Ye
Ekkubo ly'essanyu.



Support Mysongbooks

Support us by joining the Buy Me A Coffee community and making a small donation, you can help us expand our library and ensure that music lovers everywhere can enjoy their favorite songs to the fullest. We're passionate about music, and we know you are too, so let's work together to keep the music alive.

Thank you for being a part of our community and supporting our mission to provide the best lyrics library on the internet.

Buy me a coffee Buy us a coffee

Like this song


Share this song

Lyrics Videos on Youtube

God Bless You, Go With God God Bless You, Go With God Songs On Request
Wade In The Water Wade In The Water Songs On Request
Blessed Assurance Blessed Assurance Golden Bells
Does Jesus Care? Does Jesus Care? Christ In Song Hymnal
ABIDE WITH ME ABIDE WITH ME Hymns Of Comfort
LORD OF ALL HOPEFULNESS LORD OF ALL HOPEFULNESS Hymns Of Comfort