Yesu Mulokozi Wange
[1]
Yesu Mulokozi wange:
Leero nze wuwo wekka:
Omusayi gwo gunazizza,
Yesu Mwana gwendiga.
CHORUS
Tukutendereza Yesu,
Yesu Mwana gw'endiga,
Omusayi gwo gunazizza,
Kweba(a) Omulokozi.
[2]
Edda nafuba bufubi,
Okufun (e) emirembe:
Leero maliridde ddala,
Okweyabiza Yesu.
[3]
Nababuliranga (a)bantu.
Obulokozi bwonna
Obutali bwa kitundu,
Obulamb (a) obw'obuwa.
[4]
Nategeezang (a) ebya Yesu,
N'obuvumu nesitya:
Eyanziya mu busibe,
N'okuwony (a) eyamponya.
Support Mysongbooks
Support us by joining the Buy Me A Coffee community and making a small donation, you can help us expand our library and ensure that music lovers everywhere can enjoy their favorite songs to the fullest. We're passionate about music, and we know you are too, so let's work together to keep the music alive.
Thank you for being a part of our community and supporting our mission to provide the best lyrics library on the internet.