Loading Songs...

Yesu Ggwe Eyanjagala

[1]
Yesu, Ggwe yanjagala
ka nzirukire gy'oli;
Amayengo g'ennaku nga
gankubira ddala
Nkweka mu mikono gyo,
Abannumba bamaanyi,
Sirina magezi nze,
Kkiriz(a) omwoyo gwange.

[2]
Tewali kiddukiro
Wabula mu mwoyo gwo;
Tondekanga!
Ntetera Natera kugwa bugwi.
Essanyu lyange lyonna
ndiggya mu kubeerwa kwo,
(O)nsensez(e) omutwe gwange
Wansi w'emikono gyo.

[3]
Ggwe wekka gwe netaaga,
Tewali akwenkana;
Agudd(e) onnyimuse,
Vumula azirise.
Omulwadd(e) omuwonye,
Zibul(a) eyazibiddwa,
Nze njijudde ekibi.
Gw'oli butuukirivu.

[4]
Gyendi yaz(a) ekisa kyo,
sangul(a) ebibi byange
Nin(a) ennyont(a), ondeetere
(A)mazzi agampony(a) ennyo
Gw'oli nsulo z'obulamu.
Kansene omwo mwokka
(O)mwoyo gwange gujjule
Amazzi (a)g'obulamu.



Support Mysongbooks

Support us by joining the Buy Me A Coffee community and making a small donation, you can help us expand our library and ensure that music lovers everywhere can enjoy their favorite songs to the fullest. We're passionate about music, and we know you are too, so let's work together to keep the music alive.

Thank you for being a part of our community and supporting our mission to provide the best lyrics library on the internet.

Buy me a coffeeBuy us a coffee

Like this song

7 Likes

Share this song

Facebook WhatsApp Twitter Telegram LinkedIn Email

Lyrics Videos on Youtube

I'LL FLY AWAY I'LL FLY AWAY
Songs Of Prayer And Praise
I WILL SING OF THE MERCIES I WILL SING OF THE MERCIES
Hymns Of Comfort
Does Jesus Care? Does Jesus Care?
Spiritual Songs
Listen To Our Hearts Listen To Our Hearts
Songs On Request
What A Friend We Have In Jesus What A Friend We Have In Jesus
Christ In Song Hymnal