Yesu Ayita Nekisa Ekingi
[1]
Yesu ayita nekisa ekingi
Gwe nange ng'atuyita,
Ayimiride nga alindirira,
Alinda Ggwe era nange.
CHORUS
Mujje, mujje, Mwenna abakooy(e) ennyo!
Yes(u) abayita n'ekisa ekingi
Ggwe nange ng'atuyita.
[2]
Yesu yegayirira ffe tunagaana?
Yegayirira ffena.
Lwaki tugaana ekisa kye kino,
Kyatulaze ffe fenna?
[3]
Ekiseera ky'ekisa kye kiyita,
Tulinze kuggalirwa?
Esaawa ey'akabi esembera, Etujjira mangu nnyo.
[4]
Lowooza okusuubiza kwe kwonna,
Kw`asuubiza gwe nange.
Ffe twayoonona naye asonyiye,
Atusonyiye fenna.
Support Mysongbooks
Support us by joining the Buy Me A Coffee community and making a small donation, you can help us expand our library and ensure that music lovers everywhere can enjoy their favorite songs to the fullest. We're passionate about music, and we know you are too, so let's work together to keep the music alive.
Thank you for being a part of our community and supporting our mission to provide the best lyrics library on the internet.