Yesu Ali Ku Luggi
[1]
Yesu ali ku luggi, Ali awo
Akulindiridde nnyo, Ali awo
Muyingize tagenda,
Omutukuvu Yesu,
Omwana wa Katonda,
Ali awo.
[2]
Wulira akuyita, wulira
Londa ye va ku by`ensi, wulira
Ali awo ku luggi
Anakuwa essanyu
Olw'erinya ly(e) egganzi, wulira.
[3]
Ggulawo (o)mutima gwo,
Ggulawo...
Bw'onolwa (a)nakuvaako,
Ggulawo'
Ye mukwano gwo ddala.
(O)mutima gw(o) agutaasa,
So takwabulirenga,
Ggulawo
[4]
Yesu ava mu Ggulu,
Ggulawo...
Yetikka(a) omusalaba Ggulawo'
Alyok(e) akulokole,
Kkiriz(a) okwagala kwe,
Omugenyi wo yekka. Ggulawo
Support Mysongbooks
Support us by joining the Buy Me A Coffee community and making a small donation, you can help us expand our library and ensure that music lovers everywhere can enjoy their favorite songs to the fullest. We're passionate about music, and we know you are too, so let's work together to keep the music alive.
Thank you for being a part of our community and supporting our mission to provide the best lyrics library on the internet.