Twalanga Erinnya Lya Yesu
[1]
Twalang(a) erinnya lya Yesu
gwe omwana (o)w'ennaku.
Lireet(a) essanyu n'eddembe,
Litwale buli gy'odda.
CHORUS
Nga ddungi, ddungi nnyo,
Ssuubi n'essanyu lyaffe;
Nga ddungi, ddungi nnyo,
Ssuubi n'essanyu lyaffe.
[2]
Twalang(a) erinnnya lya Yesu
ng'engabo ekukuuma,
(E)bikemo bwe bikulumba
Kowooolang(a) erinnya lye.
[3]
Lya kitiibwa erinnya lye
nga lisanyus(a) omwoyo,
Nga tukutte mu ngalo ze,
Ffe nga tumuyimbira.
[4]
Tusinz(a) erinnya lya Yesu
nga tuvunama w'ali;
Alitutikkir(a) engule,
(O)lugendo nga luwedde.
Support Mysongbooks
Support us by joining the Buy Me A Coffee community and making a small donation, you can help us expand our library and ensure that music lovers everywhere can enjoy their favorite songs to the fullest. We're passionate about music, and we know you are too, so let's work together to keep the music alive.
Thank you for being a part of our community and supporting our mission to provide the best lyrics library on the internet.