Tewali Mukwano Nga Mukama
[1]
Tewali mukano nga Mukama,
Tewali, tewali;
Atuwonya endwadde z'omwoyo,
Tewali, mulala.
CHORUS
Ye amanyi (o)buzibu bwaffe,
Alitutuusa mu ddembe;
Tewali mukano nga Mukama,
tewali, tewali;
[2]
Tewali mutukuvu nga Yesu,
Tewali mulala;
So tewali muwombefu nga ye,
Ye yekka, Mukama.
[3]
Bulijjo abeera kumpi naffe,
Awamu, awamu;
Ne mu kizikiza atwakira,
Abeera awamu.
[4]
Yesu ayinza okutuleka?
(O)mwesigwa tayinza!
Agoba omubi ajja gy'ali?
(O)kugoba, tayinza!
[5]
Kirabo ki ekyenkana Yesu,
Tewali na kimu!
Talitutuusa gy'ali mu ggulu?
Agambye, wewawo.
Support Mysongbooks
Support us by joining the Buy Me A Coffee community and making a small donation, you can help us expand our library and ensure that music lovers everywhere can enjoy their favorite songs to the fullest. We're passionate about music, and we know you are too, so let's work together to keep the music alive.
Thank you for being a part of our community and supporting our mission to provide the best lyrics library on the internet.