Loading Songs...

Siyagala Bugagga

[1]
Siyagala bugagga
Oba feza nnungi,
Njagala bya mu ggulu
N'okuuuka gy'oli;
Mu kitabo kya Yesu
Omuli amannya,
Mbuulirako, Mukama,
Mulimu eryange?

CHORUS
Mu kitabo omwo
omuli amannya,
Ontegeeze, Mukama
mulimu eryange?

[2]
Ebibi byange bingi
Binzitowerera,
Naye omusaayi gwo
Tegulemwa kibi,
Yesu Gwe wansuubiza
Mu byawandiikibwa
Ebibi byaffe byonna,
(O)kubifuul(a) ebyeru.

[3]
Mu kibuga kyo Yesu,
kye wateekateeka
N'ekitiibwa ekingi
Ekimasamasa,
Ekibi gye kitajja,
Kwonoona baana bo,
Okuli abakuumi,
Nange wampandiika?


Support Mysongbooks

Support us by joining the Buy Me A Coffee community and making a small donation, you can help us expand our library and ensure that music lovers everywhere can enjoy their favorite songs to the fullest. We're passionate about music, and we know you are too, so let's work together to keep the music alive.

Thank you for being a part of our community and supporting our mission to provide the best lyrics library on the internet.

Buy me a coffeeBuy us a coffee

Like this song

7 Likes

Share this song

Facebook WhatsApp Twitter Telegram LinkedIn Email

Lyrics Videos on Youtube

Ancient Words Ancient Words
Songs On Request
Joy To The World Joy To The World
Caroling Songs