Loading Songs...

Omwoyo Omutukuvu

[1]
Omwoy(o) Omutukuvu,
Omulu'ngamya waffe,
Tukwate ku mukono
Fenna abatambuze,
Abalina ennaku Tuwulize bulijo,
Eddobooz (i) eddungi nti:
'Mujje, nze nabatuusa.

[2]
Omubeezi (o)mwesigwa,
Atuyamba bulijjo,
Totuleka mu ntiisa
Ey'enzikiza y'ensi.
(O)tusanyuse mu nnaku
Bwe tunawuliranga,
Eddobooz(i) eddungi nti:
'Mujje, nze nabatuusa.

[3]
(O)lugendo bwe luliggwa,
Nga tulindirira Ggwe,
Eby'ensi bwe biriggwa
Ng'olin(a) amaanya gaffe,
(O)tuyise mu mayengo.
(O)lw'omusayi gwa Yesu,
Eddobooz(i) eddungi nti:
'Mujje, nze nabatuusa.


Support Mysongbooks

Support us by joining the Buy Me A Coffee community and making a small donation, you can help us expand our library and ensure that music lovers everywhere can enjoy their favorite songs to the fullest. We're passionate about music, and we know you are too, so let's work together to keep the music alive.

Thank you for being a part of our community and supporting our mission to provide the best lyrics library on the internet.

Buy me a coffeeBuy us a coffee

Like this song

9 Likes

Share this song

Facebook WhatsApp Twitter Telegram LinkedIn Email

Lyrics Videos on Youtube

Abide With Me Abide With Me
Golden Bells
Wings Of A Dove Wings Of A Dove
Golden Bells
MARCHING TO ZION MARCHING TO ZION
Songs Of Prayer And Praise
Victory In Jesus Victory In Jesus
Golden Bells