Olwazzi Kweyazimba
[1]
Olwazzi kweyazimba Katonda ekkanisa,
Ye Mulokozi waffe eyagitukuza;
Lwa mazzi n'ekigambo Okub(a) omugole we,
N'ava mu ggulu, n'akka ku nsi elokoke.
[2]
Abantu bonna abensi bayingira omwo,
Kye bava bayita Ekkanisa emu!
Eyatula Mukama omu!
n'ekkiriza Kigambo kye n'etoola emmere emu yokka.
[3]
Leero newankubadde ng(a) enyomebwa abantu,
olwo bukyamu bwamu, n'olwokweaalamu;
(A)Batukuvu b'ekuuma nga Bakukabira
Kigambo kye netoola Emmer(e) emu yokka
[4]
Mu mitawana gyayo, entalo n'obwowe,
(E)mirembe gya Katonda Gyo gy'erindiride,
Terireme kuwebwa,bye yagisuubiza;
ekkanisa erwana n'eryoka ewummula.
Support Mysongbooks
Support us by joining the Buy Me A Coffee community and making a small donation, you can help us expand our library and ensure that music lovers everywhere can enjoy their favorite songs to the fullest. We're passionate about music, and we know you are too, so let's work together to keep the music alive.
Thank you for being a part of our community and supporting our mission to provide the best lyrics library on the internet.