Enyimba Za Kristo

No description added.

Luganda 237 Songs

Obuyinza Bwo Bungi Nnyo

[1]
Obuyinza bwo bungi nnyo
Katonda wa byonna;
Ennyanja zakolebwa Ggwe,
Awamu n'ebbanga.
Nabaza obuyinza bwo
Obwas(a) omusana
Ggwe olagira omwezi
N'emunyenye zonna.

[2]
Nebaza obulungi bwo
Ggwe atuw(a) emmere,
Essanyu n'ebintu byonna,
Era birungi nnyo.
Emirimu gyo mikulu
Mu bantu bo bonna.
Bwe ndowooza ensi eno,
Era n'eggulu lye.

[3]
Buli kintu kyonna ku nsi.
Kirag(a) amaanyi go;
Ebbanga ne kibuyaga
Ggwe obiragira
Obulamu buva gyoli,
Byonna Ggw(e) obikuuma
Era buli kintu kyonna
Kiri mu maaso go.


Support Mysongbooks

Support us by joining the Buy Me A Coffee community and making a small donation, you can help us expand our library and ensure that music lovers everywhere can enjoy their favorite songs to the fullest. We're passionate about music, and we know you are too, so let's work together to keep the music alive.

Thank you for being a part of our community and supporting our mission to provide the best lyrics library on the internet.

Buy me a coffee Buy us a coffee

Like this song


Share this song

Lyrics Videos on Youtube

God Bless You, Go With God God Bless You, Go With God Songs On Request
Sing The Wondrous Love Sing The Wondrous Love Spiritual Songs
Abide With Me Abide With Me Golden Bells
ABIDE WITH ME ABIDE WITH ME Hymns Of Comfort
He Hideth My Soul He Hideth My Soul Golden Bells
Glory Glory Songs On Request