Loading Songs...

Nsanyuka Okuyimba

[1]
Nsanyuk(a) okuyimba nti
Yesu Yannunula (o)lw'okufa kwe.
Mu kwagala kwe yannunula
Ndi wuwe (e)mirembe gyonna.

CHORUS
Yannunula,
Yannunula (o)lw'okufa kwe
Yannunula,
Ndibeera naye bulijjo.

[2]
Yannunula nsanyuka mu ye,
Essanyu lyange lingi nnyo,
Nga ndaba nti omusana gwe,
Gunabanga mu nda yange.

[3]
Buli kaseera konna konna,
Ndowooza ku Mulokozi,
Era olw'essanyu ne nnyimba
Ku kwagala kwe okungi.

[4]
Lunaku lwe bwe lulituuka,
Ndiraba Kabaka wange,
Ankuuma mu lugendo lwange,
Ansanyusa omwoy(o) gwange.

[5]
Manyi ng'aterekedd(e) engule,
Mu nyumba ye ey'omuggulu
Bw'alimala okunongosa
ndibeera naye bulijjo.


Support Mysongbooks

Support us by joining the Buy Me A Coffee community and making a small donation, you can help us expand our library and ensure that music lovers everywhere can enjoy their favorite songs to the fullest. We're passionate about music, and we know you are too, so let's work together to keep the music alive.

Thank you for being a part of our community and supporting our mission to provide the best lyrics library on the internet.

Buy me a coffeeBuy us a coffee

Like this song

10 Likes

Share this song

Facebook WhatsApp Twitter Telegram LinkedIn Email

Lyrics Videos on Youtube

Kaa Nami Kaa Nami
Kiswahili Praise And Worship
Ill Fly Away Ill Fly Away
Golden Bells
I LOVE YOU LORD I LOVE YOU LORD
Songs Of Prayer And Praise
Ancient Words Ancient Words
Songs On Request