Nga Tumaze Omulimu
[1]
Nga tumaz(e) omulimu gwaffe,
ebibala biritwalwa
Mu ssanyu okubituusa
Mu kibuga ekiggya
CHORUS
(E)ssanyu eringi bulijjo
nga tujaguliza w'ali;
Olunaku lujja mangu
Tuku'nganire w'ali.
[2]
Gye tuliyimbira n'essanyu
Nga tumwebaza nnyo nnyini,
Nga tumusuuta Mukama,
Mu kibuga ekiggya.
[3]
Tuliba n'essanyu lingi Nnyo
Mu nju ezakolwa zaabu
Mukama z'atukolera
Mu kibuga ekiggya.
Support Mysongbooks
Support us by joining the Buy Me A Coffee community and making a small donation, you can help us expand our library and ensure that music lovers everywhere can enjoy their favorite songs to the fullest. We're passionate about music, and we know you are too, so let's work together to keep the music alive.
Thank you for being a part of our community and supporting our mission to provide the best lyrics library on the internet.