Nakyama Okuva Ku Yesu
[1]
Nakyam(a) okuva ku Yesu,
Kakano njija.
(E)bibi byange binkoyeza,
Mukama njija.
CHORUS
Mukama nkomawo;
Mberenga mu Ggwe,
Onkwate kumukono
Nkomawo gy'oli
[2]
S(E)biro bingi nga nnyonona,
Leero nkomawo;
Nakuwadde nnyo (O)lw'ebibi
Kye nva nkomawo.
[3]
Yesu nkoy(e) okubungenta,
Nsaba okudda;
Nesig(a) ekisa kyo kyokka,
Nga njija gy'oli.
[4]
Mukama Ggwe suubi lyange,
Ka njije gy'oli,
Nesig(a) okufa kwo kwokka,
Kye nvudde njija.
Support Mysongbooks
Support us by joining the Buy Me A Coffee community and making a small donation, you can help us expand our library and ensure that music lovers everywhere can enjoy their favorite songs to the fullest. We're passionate about music, and we know you are too, so let's work together to keep the music alive.
Thank you for being a part of our community and supporting our mission to provide the best lyrics library on the internet.