Mukama Netaaga Okuba Omulungi
[1]
Mukama netaag(a)
Okub(a) omulungi,
Era njagala otulenga mu nze.
Omalemu byona ebitasaana
Ontukuze okusing(a) omuzira.
CHORUS
Onnongose mu musayi gwo
Ebyonno byange byonna
Biggwewo
[2]
Ntunulira nga oyima
mu ggulu, Ombeere
okuleka buli kibi,
Newddeyo nzenna
mu mikono gyo,
Onnaze mu musayi
gwo ntukule.
[3]
Mukama Yesu
kino kye nkusaba,
Nga lwe wattibwa
ku lw'ebibi byane,
Omusayi gwo gunnazek(o)
Ebibi, Ntukule
Okusinga omuzita.
[4]
Mukama olaba bwe
Nkusuubira Jjangu ompe
Omutima omuggya.
Gwe atagamba bajja nti
'Onnaze mu musaayi
Gwo ntukule.
Support Mysongbooks
Support us by joining the Buy Me A Coffee community and making a small donation, you can help us expand our library and ensure that music lovers everywhere can enjoy their favorite songs to the fullest. We're passionate about music, and we know you are too, so let's work together to keep the music alive.
Thank you for being a part of our community and supporting our mission to provide the best lyrics library on the internet.