Loading Songs...

Mugende Munsi Zonna

[1]
'Mugende munsi zonna
Mubuulir(e) Enjiri
Er(i) amawanga gonna
Agabeera mu nsi,
Balyoke bategere
Yesu Gwe tusinza
Bw'ali Katonda ddala,
Bw'alokola bonna.

[2]
Mukama waffe Yesu,
(O)tunyikize ffena,
Tukolerenga ddala
ebitusaanira;
Tweweyo gy'oli leero,
(E)mibiri n'emyoyo,
Tuleteng(a) ebirabo
N'essanyu lingi nnyo.

[3]
'(O)kugaba kwa mukisa
(O)kusinga (o)kutoola
Byonna byetuli nabyo
Biv(a) eri Katonda;
(O)tukirizise ebyo,
Tukwegayiridde
Tulem(e) okugamba nti
Bye byaffe ku bwaffe.

[4]
'(O)kugaba kwa mukisa
(O)kusinga (o)kutoola
Byonna byetuli nabyo
Biv(a) eri Katonda;
(O)tukirizise ebyo,
Tukwegayiridde
Tulem(e) okugamba nti
Bye byaffe ku bwaffe.



Support Mysongbooks

Support us by joining the Buy Me A Coffee community and making a small donation, you can help us expand our library and ensure that music lovers everywhere can enjoy their favorite songs to the fullest. We're passionate about music, and we know you are too, so let's work together to keep the music alive.

Thank you for being a part of our community and supporting our mission to provide the best lyrics library on the internet.

Buy me a coffeeBuy us a coffee

Like this song

6 Likes

Share this song

Facebook WhatsApp Twitter Telegram LinkedIn Email

Lyrics Videos on Youtube

HOLY HOLY HOLY HOLY HOLY HOLY
Songs Of Prayer And Praise
I LOVE YOU LORD I LOVE YOU LORD
Songs Of Prayer And Praise
Does Jesus Care Does Jesus Care
Golden Bells
Amazing Grace Amazing Grace
Spiritual Songs