Loading Songs...

Mu Maaso Ga Yesu

[1]
Mu maaso ga Yesu abagulibwa,
E)kibiin(a) ekinene,
bayimiridde; Bayimba nti,
'Eyatunaaza yekka,
Aweebw(e) ekitiibwa (e)mirembe gyonna,

CHORUS
Tumuwe, Tumuwe, Ekitiibwa Yesu, Tuyimbe,
Tuyimbe, Ensi esanyuke Mujje eri Kitaaffe
n'Omwana Yesu Aweebwe (e)kitiibwa (e)mirembe gyonna,

[2]
Kiki (e)kyabanaaz(a) abalin(a) ebibi?,
'Yesu yatunaaza n'Omusaayi gwe;
Tuyimba nti Eyatunaaza yekka,
'Eyatunaaza yekka,
Aweebw(e) ekitiibwa (e)mirembe gyonna,

[3]
Yesu ffe fenna twandifudde bufi;
Naye watwagala bwe twali (a)babi;
N'otusaasira Ggwe n'otutukuza,
Oweebw(e) ekitiibwa (e)mirembe gyonna,


Support Mysongbooks

Support us by joining the Buy Me A Coffee community and making a small donation, you can help us expand our library and ensure that music lovers everywhere can enjoy their favorite songs to the fullest. We're passionate about music, and we know you are too, so let's work together to keep the music alive.

Thank you for being a part of our community and supporting our mission to provide the best lyrics library on the internet.

Buy me a coffeeBuy us a coffee

Like this song

19 Likes

Share this song

Facebook WhatsApp Twitter Telegram LinkedIn Email

Lyrics Videos on Youtube

Kaa Nami Kaa Nami
Kiswahili Praise And Worship
DOES JESUS CARE? DOES JESUS CARE?
Hymns Of Comfort
He Hideth My Soul He Hideth My Soul
Golden Bells
Holy, Holy, Holy Holy, Holy, Holy
Hillsong United