Loading Songs...

Mpa Ekitabo Ekitukuvu Ennyo

[1]
Njagal(a) Ebyawandiikibwa bya Yesu,
Bindag(a) ekkubo nze akooye nnyo;
Tewali kirobera kwaka kwabyo,
Birag(a) Omulokozi nga bwali.

CHORUS
Mpa Ekitabo Ekitukuv(u) ennyo,
Ndyoke ndagirirwe ekkubo lyo.
Nnu'ngame mu mateeka agalimu
(O)kutuusa ku lunaku lw'olidda

[2]
Bwe mba munaku ompe ettabaza,
Ekibi bwe kindeter(a) okutya.
Mukama ondage Ekigambo kyo,
Olw'okwaka kwakyo nkulabenga.

[3]
Ommulisizenga ekkubo lyange,
Ompe okudduka ensi eno.
Ngonjakiz(a) ettabaza y'omu ggulu
Endag(e) ekkubo eryemirembe.

[4]
Omp(e) ettabaza ey'Omulokozi,
Bw'olijja olw'okunjakira yo.
Ndab(e) omusana gwo ogw'omu ggulu,
Mu kittibwa kyo ekitaggwawo.


Support Mysongbooks

Support us by joining the Buy Me A Coffee community and making a small donation, you can help us expand our library and ensure that music lovers everywhere can enjoy their favorite songs to the fullest. We're passionate about music, and we know you are too, so let's work together to keep the music alive.

Thank you for being a part of our community and supporting our mission to provide the best lyrics library on the internet.

Buy me a coffeeBuy us a coffee

Like this song

52 Likes

Share this song

Facebook WhatsApp Twitter Telegram LinkedIn Email

Lyrics Videos on Youtube

Joy To The World Joy To The World
Christ In Song Hymnal
GIVE THANKS GIVE THANKS
Songs Of Prayer And Praise
Does Jesus Care Does Jesus Care
Golden Bells
Does Jesus Care? Does Jesus Care?
Christ In Song Hymnal
Blessed Assurance Blessed Assurance
Spiritual Songs