Loading Songs...

Kwagala Kwo, Ayi Mukama

[1]
(O)kwagala kwo ayi Mukama,
Kusinga (e)sannyu lyonna:
Wekolere mu ffe (e)weema
(O)tufukeko (e)kisa kyo.
Ggwe kwagala (o)kulongofu,
Yesu Ggwe (o)musaasizi;
(O)bulokovu tubwetaaga
Wony(a) obunafu bwaffe.

[2]
Tussize (O)mwoyo wo leero,
malawo (e)mitawana.
Tuyambe fenna tubeere
Abasikira (e)bingi.
Otuwonye okwegomba.
Alufa ne Omega!
Tunyweze mu kukkiriza,
Otutuuse mu (e)ddembe.

[3]
Ayi Ggwe Ayinza Byonna,
Ekisa kyo kituwe;
Jjangu Siir(o) obeere mu ffe
Era totuvaangako
Tunayimbang(a) ettendo lyo
Tunakuweerezanga,
Nga bwe bakola mu ggulu
Tunakusuutanga ffe.

[4]
Tutonde fenna obuggya
Nga tetuliiko bbala;
Era (o)bulokozi bwonna
(O)kutuukirira kwonna.
Okuyita mu kitiibwa
Tweyongere mu maaso
Okutuusa lwe tuliba
N'engule mu maaso go.


Support Mysongbooks

Support us by joining the Buy Me A Coffee community and making a small donation, you can help us expand our library and ensure that music lovers everywhere can enjoy their favorite songs to the fullest. We're passionate about music, and we know you are too, so let's work together to keep the music alive.

Thank you for being a part of our community and supporting our mission to provide the best lyrics library on the internet.

Buy me a coffeeBuy us a coffee

Like this song

5 Likes

Share this song

Facebook WhatsApp Twitter Telegram LinkedIn Email

Lyrics Videos on Youtube

Ancient Words Ancient Words
Golden Bells
Amazing Grace Amazing Grace
Spiritual Songs
Jesus My Savior Jesus My Savior
Songs On Request