Kristo Oba Balabba
[1]
Nakola ntya Yes(u) Ono,
(O)mulokozi wange?
Ayambadde (e)fulungu
n'engule (e)yamagwa.
CHORUS
(E)kibuuzo kyekino,
(e)kyokuddamu kiki?
Nakomerera Yesu Kristo,
Balabba ateebwe?
[2]
Nalek (a)omubb(i) agende,
Omuntu ow'ekibi?
Oba Krist(o) Oyo Yesu,
atalina kibi?
[3]
Kibuuzo nga kikulu!
Kizibu nnyo ddala!
Ekisakye nga kingi,
nzenna kinkankanya!
[4]
(E)nkomerero ng'etuuse,
ens(i) ery'egaan(a) etya?
(E)bigambo nti, 'Twagala eri,
Twal(a) okomerere!'
[5]
(O)mukristayo wulira,
era n'omwonoonyi,
Ekibuuz(o) ekyentiisa,
onokiddam(u) otya?
Support Mysongbooks
Support us by joining the Buy Me A Coffee community and making a small donation, you can help us expand our library and ensure that music lovers everywhere can enjoy their favorite songs to the fullest. We're passionate about music, and we know you are too, so let's work together to keep the music alive.
Thank you for being a part of our community and supporting our mission to provide the best lyrics library on the internet.