Loading Songs...

Kiseera Ki Ekisigadde

[1]
Kiseera k(i) ekisigadde
Tutukwe mu make gaffe?
Ekiro kyonna kiggwawo
Enkya esembera.
Totya naye dduka mangu
Laba emambya esala
Tunatera okutuka
(E)kiro gye kitaba.

[2]
Mbuza mulwanyi munanage,
Nandag(a) amanyi mwe gava.
Nti nyweza nnyo ekitala
(O)lutalo terulwe.
Kale totya, naye guma,
Omal(e) omulimu gwonna;
Lab(a) olutalo bwe luggwa,
Tusubir(a) engule.

[3]
At(e) enjuba ne'byomu nsi
Byonna bigambira wamu
Nti 'Ebiro biri kumpi,
Ensi empya ejje.'
Kale guma nnyo omwoyo,
Bingi biraga ebiro;
Buli kitonde kyetaga
(O)kuvuga kw'engombe.

[4]
Kiseera si kinene nnyo
(O)mutambuze asanyuke
Ennaku ze nga ziwedde
(A)maziga gaggwewo
Kale sanyuka nnyo nnyini
Tuli kumpi okutuuka,
Tube n'essanyu bulijjo
Mu nju ya Kitaffe.


Support Mysongbooks

Support us by joining the Buy Me A Coffee community and making a small donation, you can help us expand our library and ensure that music lovers everywhere can enjoy their favorite songs to the fullest. We're passionate about music, and we know you are too, so let's work together to keep the music alive.

Thank you for being a part of our community and supporting our mission to provide the best lyrics library on the internet.

Buy me a coffeeBuy us a coffee

Like this song

8 Likes

Share this song

Facebook WhatsApp Twitter Telegram LinkedIn Email

Lyrics Videos on Youtube

BLESSED ASSURANCE BLESSED ASSURANCE
Songs Of Prayer And Praise
Moyo Wangu Sifu Bwana Moyo Wangu Sifu Bwana
Kiswahili Praise And Worship
GIVE THANKS GIVE THANKS
Songs Of Prayer And Praise