Kakano Tusiga
[1]
Kakano tusiga, ensigo za Yesu,
Twokebw(a) omusana,
tuba mu mpewo;
Tulind(a) ekiseera
ekya makungula
Tuliba n'essanyu,
nga tukungula
CHORUS
Nga tuyingiza ,ebinywa byaffe,
Tuliba n'essanyu nga tuyingiza;
Nga tuyingiza, ebinywa byaffe,
Tuliba n'essanyu nga tuyingiza.
[2]
Siga mu musana, ne nkuba siga,
Awatali kutya nnaku na ntiisa;
Ekiseera kijja, mumakungulage,
Tuliba n'essanyu, nga tukungula.
[3]
Mu kiseera kino, tukola na nnaku,
Emirundi mingi, tufiirwa era;
(E)nnaku bwe ziriggwa,
alitusanyusa,
Tuliba nessanyu, nga tukungula.
Support Mysongbooks
Support us by joining the Buy Me A Coffee community and making a small donation, you can help us expand our library and ensure that music lovers everywhere can enjoy their favorite songs to the fullest. We're passionate about music, and we know you are too, so let's work together to keep the music alive.
Thank you for being a part of our community and supporting our mission to provide the best lyrics library on the internet.