Ka Tukusuute, Omulokozi Waffe
[1]
Ka tukusuute, (O)mulokozi waffe,
Eyafa kakano (e)yalinnya mu ggulu.
CHORUS
Aleruya, Tukusuuta, Aleruya
Yesu, Aleruya, Tukusuuta, Tuwonye nate.
[2]
Ka tukusuute, Kitaffe n'(O)mwoyo, Eyatulaga
Omulokozi waffe.
[3]
Ka tukusuute, Omwana gw'endiga.
Eyatukuza ebibi byaffe byonna.
[4]
Ka tukusuute, Katonda (o)w'ekisa,
Eyatununula n'otutuusa gy'oli.
[5]
Tuwonye nate, tujjuze ekisa,
Omuliro gwakenga munda mu mwoyo.
Support Mysongbooks
Support us by joining the Buy Me A Coffee community and making a small donation, you can help us expand our library and ensure that music lovers everywhere can enjoy their favorite songs to the fullest. We're passionate about music, and we know you are too, so let's work together to keep the music alive.
Thank you for being a part of our community and supporting our mission to provide the best lyrics library on the internet.