Ka Ndowooze Ku Nsi
058. Ka Ndowooze Ku Nsi
Ka ndowooze ku nsi eyo ennungi ennyo
Yesu gy'alitutwala fenna,
Olw'ekisa kye Oyo eyatwagala
Ndiba n'emmunyenye mu ngule?
CHORUS
Mu ngule yange mulibaamu (e)mmunyenye
Obudde obwo bwe bulijja?
Nga ntuuse, mu bifo biri (e)byomu ggulu,
Ndiba n'emmunyenye mu ngule?
Mu maanyi ga Yesu ka nkole, ka nsabe,
Ka nfube okubuuliranga;
Emmunyenye ezo ziriba nnyingi nnyo,
Mu ssanyu lir(i) eritakoma
Ndisanyuka nnyo bwe bwendiraba ku Yesu
Nga nyanjula be nabuulira;
Nasanyukanga mu maaso ge bwe ndiba
N'emmunyenye mu ngule yange.
Support Mysongbooks
Support us by joining the Buy Me A Coffee community and making a small donation, you can help us expand our library and ensure that music lovers everywhere can enjoy their favorite songs to the fullest. We're passionate about music, and we know you are too, so let's work together to keep the music alive.
Thank you for being a part of our community and supporting our mission to provide the best lyrics library on the internet.