Ggwe Yesu Oli Wange
[1]
Gwe Yesu oli wange ddala
Oyo yekka kye kitiibwa kyaffe;
Ffe abantu be, be yagula
Be yanaaza no musaayi gwe.
CHORUS
Nze namuyimbiranga Yesu
Nga mutendereza bulijjo;
Nze namuyimbiranga Yesu,
Nga mutendereza bulijjo;
[2]
Nze ndi wuwe era nsanyuka
Nga nnenger(a) essanyu liri lyonna;
Bamalayika be nga bajja,
Nga bandaga okwagala kwe.
[3]
Mu ye nina ekiwummulo
Nga njijudde essanyu ly(e) eringi;
Nyimusibwa mu mwoyo gwange
Nteeka essubi lyonna mu ye.
Support Mysongbooks
Support us by joining the Buy Me A Coffee community and making a small donation, you can help us expand our library and ensure that music lovers everywhere can enjoy their favorite songs to the fullest. We're passionate about music, and we know you are too, so let's work together to keep the music alive.
Thank you for being a part of our community and supporting our mission to provide the best lyrics library on the internet.