Ekiseera Ky'omusango Kituuse
[1]
Ekiseera (e)ky'omusango kituuse, Ebitabo bibikuddwa;
Tuliba tutya nga tuwoza mu maaso ga Katonda?
CHORUS
Tuliyimirira tutya? Tuliyimirira tutya ?
(A)wamu n'ebibi byaffe byonna ,Oba nga tulokoleddwa?
[2]
Omusango gutandise n'abafu, (A)mangwago tulikeberebwa;
Er(a) ebikolwa byaffe byonna, Birikebererwa ddala.
[3]
Omusaayi gwa Yesu gwe gunaaza Ebibi byaffe bingi nyo;
Tetulina nsonga okutya nga atuwolereza.
Support Mysongbooks
Support us by joining the Buy Me A Coffee community and making a small donation, you can help us expand our library and ensure that music lovers everywhere can enjoy their favorite songs to the fullest. We're passionate about music, and we know you are too, so let's work together to keep the music alive.
Thank you for being a part of our community and supporting our mission to provide the best lyrics library on the internet.